Abafiripi 2:9-11
Abafiripi 2:9-11 LBR
Era Katonda kyeyava amugulumiza ennyo n'amuwa erinnya liri erisinga amannya gonna; nti olw'erinnya lya Yesu, buli vviivi lifukaamire, ery'abo abali mu ggulu n'abali ku nsi n'abali wansi w'ensi, era buli lulimi lwatulenga nga Yesu Kristo ye Mukama waffe, Katonda Kitaffe aweebwe ekitiibwa.