Matayo 5:11-12
Matayo 5:11-12 LBR
Mmwe mulina omukisa bwe banaabavumanga, bwe banaabayigganyanga, bwe banaabawaayirizanga buli kigambo kibi, nga babalanga nze. Musanyuke, mujaguze nnyo: kubanga empeera yammwe nnene mu ggulu, kubanga bwe batyo bwe baayigganyanga bannabbi abaasooka mmwe.”