YouVersion Logo
Search Icon

Matayo 20:26-28

Matayo 20:26-28 LBR

Naye tekiibenga bwe kityo mu mmwe; naye buli ayagala okuba omukulu mu mmwe anaabanga muweereza wammwe; na buli ayagala okuba ow'olubereberye mu mmwe anaabanga muddu wammwe; nga Omwana w'omuntu bw'atajja kuweerezebwa, wabula okuweereza, n'okuwaayo obulamu bwe okuba ekinunulo eky'abangi.”