Matayo 17:17-18
Matayo 17:17-18 LBR
Yesu n'abaddamu nti, “Mmwe ab'emirembe egitakkiriza emikyamu, ndituusa wa okubeera nammwe? Ndituusa wa okubagumiikiriza? Mumundeetere wano.” Awo Yesu n'amuboggolera; dayimooni n'amuvaako, omulenzi n'awona okuva mu kiseera ekyo.