YouVersion Logo
Search Icon

Yeremiya 7:5-7

Yeremiya 7:5-7 LBR

“Kubanga bwe munaalongoosezanga ddala amakubo gammwe n'ebikolwa byammwe; bwe munaabeeranga abenkanya buli muntu eri munne; bwe mutaajoogenga mugenyi n'atalina kitaawe ne nnamwandu, so ne mutayiwa musaayi ogutaliiko musango mu kifo kino, era bwe mutatambulenga kugobereranga bakatonda abalala, okwerumyanga mmwe bennyini; kale ndibaleka okutuula mu kifo kino mu nsi gye nnawa bajjajjammwe obw'edda bwonna okutuusa emirembe gyonna.”

Video for Yeremiya 7:5-7

Free Reading Plans and Devotionals related to Yeremiya 7:5-7