Ekyabalamuzi 6:13
Ekyabalamuzi 6:13 LBR
Gidyoni n'amugamba nti, “Mukama wange, oba Mukama ali wamu naffe, kale lwaki tutuukibwako bino byonna? Era eby'amagero byeyakolanga bajjajjaffe bwe batunyumizanga nti, ‘Mukama yabagya mu Misiri biri ludda wa?’ ” Naye kaakano Mukama atusudde, atugabudde mu mukono gwa Midiyaani.





