YouVersion Logo
Search Icon

Isaaya 58:4-5

Isaaya 58:4-5 LBR

Laba, musiibira ennyombo n'okulwana, nga mukuba ebikonde. Temuyinza kusiiba leero bwe mutyo eddoboozi lyammwe ne liwulirwa mu ggulu. Okusiiba kwe nnalonda bwe kutyo bwe kufaanana? Olunaku omuntu lw'abonyezabonyezaako obulamu bwe? Kwe kukutamya omutwe ng'olulago, n'okwaliira ebibukutu n'evvu wansi we? Ekyo ky'onooyita okusiiba, era olunaku Mukama lw'asiima?

Free Reading Plans and Devotionals related to Isaaya 58:4-5