Isaaya 46:10-11
Isaaya 46:10-11 LBR
alanga enkomerero okuva ku lubereberye, n'ebigambo ebitannakolebwa okuva ku biro eby'edda; ayogera nti Okuteesa kwange kulinywera era ndikola bye njagala byonna; ayita ennyonyi ey'amaddu okuva ebuvanjuba, omusajja ow'okuteesa kwange okuva mu nsi ey'ewala; weewaawo, n'ayogera, n'okutuukiriza ndikituukiriza; n'ateesa, n'okukola ndikikola.





