Kaggayi 1:5-6
Kaggayi 1:5-6 LBR
Kale nno bw'ati bw'ayogera Mukama w'eggye nti, “ Mulowooze amakubo gammwe. Mwasiga bingi, ne mukungula bitono; mulya naye temukkuta; munywa naye temukkuta bye munywa; mwambala naye tewali abuguma; n'oyo afuna empeera agifuna okugiteeka mu nsawo eyawummukawummuka.”





