Olubereberye 48:15-16
Olubereberye 48:15-16 LBR
N'asabira Yusufu omukisa n'ayogera nti, “Katonda wa bajjajjange Ibulayimu ne Isaaka gwe baaweerezanga, Katonda andabiridde ennaku zange zonna okutuusa leero; malayika eyannunula mu bubi bwonna, awe abalenzi omukisa. Erinnya lyange, n'erya jjajjange Ibulayimu ne kitange Isaaka gatuumibwenga mu bo, era bafuuke ekibiina ekinene mu nsi.”