YouVersion Logo
Search Icon

Okuva 9:9-10

Okuva 9:9-10 LBR

Lirifuumuuka ng'enfuufu ku nsi yonna ey'e Misiri, ne lireeta amayute ku bantu ne ku nsolo mu nsi yonna ey'e Misiri; era amayute ago galyabika ne gafuuka amabwa.” Ne batwala evvu ery'omu kyoto, ne bayimirira mu maaso ga Falaawo; Musa n'alimansa waggulu; ne lireeta ku bantu ne ku nsolo amayute agayaabika, ne gafuuka amabwa.