Okuva 9:3-4
Okuva 9:3-4 LBR
laba, omukono gwa Mukama gulireeta nsotoka omuzibu ennyo ku magana go agali ku ttale: ku mbalaasi, ku ndogoyi, ku ŋŋamira, ku nte, ne ku ndiga. Era Mukama alyawula amagana g'Abaisiraeri ku g'Abamisiri; so ku g'Abaisiraeri tekulifa n'emu.”





