Okuva 7:3-4
Okuva 7:3-4 LBR
Nange ndikakanyaza omutima gwa Falaawo, ne nnyongera obubonero n'okukola eby'amagero mu nsi y'e Misiri. Naye Falaawo talibawuliriza, nange ndikozesa amaanyi, ne nzigya abantu bange, abaana ba Isiraeri mu Misiri, nga maze okugibonereza ennyo.





