Okuva 6:8-9
Okuva 6:8-9 LBR
Ndibayingiza mu nsi eri, gye nneerayirira okuwa, Ibulayimu ne Isaaka ne Yakobo; ndigibawa mmwe okubeera obutaka. Nze Yakuwa.’ ” Naye Musa ne batamukkiriza kubanga mu mitima gyabwe baali baterebuse olw'okubonyabonyezebwa n'okutuntuzibwa ng'abaddu.





