Okuva 40:34-35
Okuva 40:34-35 LBR
Ekire ne kiryoka kibikka ku Weema ey'okusisinkanirangamu, n'ekitiibwa kya Mukama ne kijjuza ennyumba. Musa n'atayinza kuyingira mu weema ey'okusisinkanirangamu, kubanga ekire kyagituulako, n'ekitiibwa kya Mukama ne kijjuza ennyumba.





