YouVersion Logo
Search Icon

Okuva 13:21-22

Okuva 13:21-22 LBR

Mukama n'abakulembera emisana mu mpagi ey'ekire okubalaga ekkubo, era n'ekiro mu mpagi ey'omuliro okubaakira; balyoke batambule emisana n'ekiro; empagi ey'ekire emisana, n'empagi ey'omuliro ekiro, tezaavanga mu maaso g'abantu.