YouVersion Logo
Search Icon

Okuva 10:1-2

Okuva 10:1-2 LBR

Mukama n'agamba Musa nti, “Yingira eri Falaawo; kubanga nkakanyazizza omutima gwe, n'omutima gw'abaddu be, ndyoke ndage obubonero bwange buno wakati waabwe; olyoke otegeeze abaana bo n'abazzukulu bo obubonero bwange bwe nkoze mu Misiri, mulyoke mumanye nga nze Mukama.”