YouVersion Logo
Search Icon

Ekyamateeka Olwokubiri 9:5

Ekyamateeka Olwokubiri 9:5 LBR

Si lwa butuukirivu bwammwe so si lwa bugolokofu bwa mitima gyammwe, kyemuva muyingira okutwala ensi yaabwe: naye olw'obubi bw'amawanga ago, Mukama Katonda wammwe kyava agagoba mu maaso gammwe, alyoke anyweze ekigambo kye yalayirira bajjajjammwe, Ibulayimu, Isaaka, ne Yakobo.