YouVersion Logo
Search Icon

Ekyamateeka Olwokubiri 16:16

Ekyamateeka Olwokubiri 16:16 LBR

“Abasajja bonna ab'omu ggwanga lyammwe, banajjanga okusinza Mukama Katonda wammwe emirundi esatu mu mwaka: ku mbaga ey'Emigaati Egitazimbulusiddwa, ku mbaga eya Ssabbiiti Omusanvu, ne ku mbaga ey'Ensiisira, mu kifo ky'aliba yeerobozezza okumusinzizangamu. Era tebajjenga mu maaso ga Mukama nga tebalina kye baleese.

Free Reading Plans and Devotionals related to Ekyamateeka Olwokubiri 16:16