Amosi 7:14-15
Amosi 7:14-15 LBR
Awo Amosi n'alyoka addamu Amaziya nti, “Nnali siri nnabbi, so saali mwana wa nnabbi, wabula nnali musumba era nga ndabirira emiti emisukomooli: Eyo Mukama gye yanzigya ku mulimu ogw'obulunzi, n'aŋŋamba nti, ‘Genda olagule abantu bange aba Isiraeri.’





