YouVersion Logo
Search Icon

Ebikolwa by'Abatume 16:25-26

Ebikolwa by'Abatume 16:25-26 LBR

Naye ekiro mu ttumbi Pawulo ne Siira bwe baali basaba, era nga bwe bayimbira Katonda, nga n'abasibe abalala bawuliriza, amangwago ne wabaawo ekikankano kinene n'emisingi gy'ekkomera ne gikankana. Amangwago enzigi zonna ne zigguka; n'ebyali bibasibye bonna ne bisumulukuka.

Free Reading Plans and Devotionals related to Ebikolwa by'Abatume 16:25-26