Ebikolwa by'Abatume 13:2-3
Ebikolwa by'Abatume 13:2-3 LBR
Nga baweereza Mukama waffe n'okusiiba, Omwoyo Omutukuvu n'agamba nti, “ Munnondere Balunabba ne Sawulo bakole omulimu gwe mbayitidde.” Awo ne basiiba ne basaba ne babassaako emikono ne babatuma.