2 Abasessaloniika 2:16-17
2 Abasessaloniika 2:16-17 LBR
Naye Mukama waffe Yesu Kristo yennyini, ne Katonda Kitaffe, eyatwagala n'atuwa okusanyusa okutaggwaawo n'essuubi eddungi mu kisa, abasanyuse emitima gyammwe aginywezenga mu buli kikolwa n'ekigambo ekirungi.





