1
OKUVA E MISIRI 24:17-18
Luganda DC Bible 2003
LBwD03
Ekitiibwa kya Mukama ne kifaananira Abayisirayeli ng'omuliro ogwakira ku ntikko y'olusozi. Musa n'ayita mu kire, n'ayambuka ku ntikko y'olusozi, n'amalayo ennaku amakumi ana emisana n'ekiro.
Compare
Explore OKUVA E MISIRI 24:17-18
2
OKUVA E MISIRI 24:16
ekitiibwa kya Mukama ne kibeera ku Lusozi Sinaayi, ekire ne kirubikka okumala ennaku mukaaga. Ku lunaku olw'omusanvu, Mukama n'ayita Musa ng'asinziira mu kire wakati.
Explore OKUVA E MISIRI 24:16
3
OKUVA E MISIRI 24:12
Mukama n'agamba Musa nti: “Yambuka ku lusozi gye ndi, era ng'oli eno, nja kukuwa ebipande eby'amayinja, okuli amateeka n'ebiragiro, bye mpandiise olw'okuyigiriza abantu.”
Explore OKUVA E MISIRI 24:12