1
EBIKOLWA 22:16
Luganda DC Bible 2003
LBwD03
Kale kaakano lwaki olwa? Situka obatizibwe, onaazibweko ebibi byo nga weegayirira Katonda.’
Compare
Explore EBIKOLWA 22:16
2
EBIKOLWA 22:14
N'agamba nti: ‘Katonda wa bajjajjaffe akulonze otegeere ky'ayagala, olabe Omutuukirivu we, era owulire eddoboozi lye
Explore EBIKOLWA 22:14
3
EBIKOLWA 22:15
kubanga ojja kumumanyisa mu bantu bonna ng'obategeeza ebyo by'owulidde era ne by'olabye.
Explore EBIKOLWA 22:15