1
EBIKOLWA 19:6
Luganda DC Bible 2003
LBwD03
Pawulo bwe yabassaako emikono gye, Mwoyo Mutuukirivu n'abakkako, ne boogera ennimi, ne balanga.
Compare
Explore EBIKOLWA 19:6
2
EBIKOLWA 19:11-12
Katonda n'akozesanga Pawulo ebyamagero bingi. Ebitambaala n'engoye ebyavanga ku mubiri gwe byatwalirwanga abalwadde ne bawonyezebwa, n'emyoyo emibi ne gibavaako.
Explore EBIKOLWA 19:11-12
3
EBIKOLWA 19:15
Naye omwoyo omubi ne gubaddamu nti: “Yesu mmumanyi, ne Pawulo mmumanyi, naye mmwe be ani?”
Explore EBIKOLWA 19:15