1
EBIKOLWA 14:15
Luganda DC Bible 2003
LBwD03
“Bannaffe, lwaki mukola ebyo? Naffe tuli bantu buntu nga mmwe, ababaleetedde Amawulire Amalungi, mulyoke muleke ebyo ebitagasa, mudde eri Katonda Nnannyinibulamu, eyakola eggulu n'ensi n'ennyanja, ne byonna ebibirimu.
Compare
Explore EBIKOLWA 14:15
2
EBIKOLWA 14:9-10
n'awulira Pawulo by'ayogera. Pawulo bwe yamutunuulira n'alaba ng'akkiriza ng'ayinza okuwonyezebwa. Pawulo n'akangula ku ddoboozi n'agamba nti: “Situka oyimirire.” N'asituka mangu, n'atambula.
Explore EBIKOLWA 14:9-10
3
EBIKOLWA 14:23
Bwe baamala okuteeka abakulembeze mu buli kibiina ky'abakkiriza Kristo, n'okusinza Katonda era nga bwe basiiba, ne babakwasa Mukama gwe bakkiriza.
Explore EBIKOLWA 14:23