1
Zabbuli 5:12
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Kubanga oliwa omutuukirivu omukisa; Ai Mukama, olimwetoolooza ekisa ng'engabo.
Compare
Explore Zabbuli 5:12
2
Zabbuli 5:3
Ai Mukama, buli nkya onoowuliranga eddoboozi lyange; Buli nkya naalongoosanga okusaba kwange gy'oli, ne ntunula.
Explore Zabbuli 5:3
3
Zabbuli 5:11
Naye bonna abeesiga ggwe basanyukenga, Bayoogaanenga mu ssanyu bulijjo, kubanga ggwe obakuuma: Era abaagala erinnya lyo basanyukirenga mu ggwe.
Explore Zabbuli 5:11
4
Zabbuli 5:8
Ontwale, ai Mukama, mu butuukirivu bwo olw'abalabe bange; Ongololere ekkubo lyo mu maaso gange.
Explore Zabbuli 5:8
5
Zabbuli 5:2
Wulira eddoboozi ly'okukaaba kwange, Kabaka wange, era Katonda wange: Kubanga nkusaba ggwe.
Explore Zabbuli 5:2