1
Yobu 5:17-18
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Laba, aweereddwa omukisa omuntu Katonda gw'akangavvula: Kale tonyooma kubuulirira kw'Omuyinza w'ebintu byonna. Kubanga ye alumya, era ye anyiga; Ye afumita era engalo ze ze ziwonya.
Compare
Explore Yobu 5:17-18
2
Yobu 5:8-9
Naye nze, njagala okunoonya Katonda, Era njagala okulekera Katonda ensonga yange: Akola ebikulu ebitanoonyezeka; Eby'ekitalo ebitabalika
Explore Yobu 5:8-9
3
Yobu 5:19
Anaakuwonyanga mu buyinike omukaaga; Weewaawo, mu musanvu tewaabenga bubi obunaakukomangako.
Explore Yobu 5:19