1
Amosi 5:24
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Naye omusango gukulukute ng'amazzi, n'obutuukirivu ng'omugga ogw'amaanyi.
Compare
Explore Amosi 5:24
2
Amosi 5:14
Munoonye obulungi so si bubi, mulyoke mubeerenga abalamu: kale Mukama Katonda ow'eggye anaabanga nammwe nga bwe mwogera.
Explore Amosi 5:14
3
Amosi 5:15
Mukyawenga obubi, mwagalenga obulungi, munywezenga eby'ensonga mu mulyango: mpozzi Mukama Katonda ow'eggye alikwatirwa ekisa ekitundu kya Yusufu ekifisseewo.
Explore Amosi 5:15
4
Amosi 5:4
Kubanga bw'ati Mukama bw'agamba ennyumba ya Isiraeri nti Munnoonye, kale munaabanga balamu
Explore Amosi 5:4
Home
Bible
Plans
Videos