1
1 Samwiri 21:12-13
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Dawudi n'atereka ebigambo ebyo mu mutima gwe, n'atya nnyo Akisi kabaka w'e Gaasi. Awo n'awaanyisa empisa ze mu maaso gaabwe, ne yeeralusalalusa mu mikono gyabwe, n'ayagulayagula ku nzigi eza wankaaki, n'akulukusa amalusu mu birevu bye.
Compare
Explore 1 Samwiri 21:12-13