1
1 Bassekabaka 22:22
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Mukama n'agugamba nti Otya? Ne gwogera nti Naafuluma ne mbeera omuzimu ogw'obulimba mu kamwa ka bannabbi be bonna. Naayogera nti Ggwe onoomusendasenda n'okusobola onoosobola: fuluma okole bw'otyo.
Compare
Explore 1 Bassekabaka 22:22
2
1 Bassekabaka 22:23
Kale nno, laba, Mukama atadde omuzimu ogw'obulimba mu kamwa ka bannabbi bo bano bonna: era Mukama akwogeddeko akabi.
Explore 1 Bassekabaka 22:23
3
1 Bassekabaka 22:21
Awo ne wafuluma omuzimu ne guyimirira mu maaso ga Mukama ne gwogera nti Nze naamusendasensa.
Explore 1 Bassekabaka 22:21
4
1 Bassekabaka 22:20
Mukama n'ayogera nti Ani anaasendasenda Akabu ayambuke e Lamosugireyaadi agwe? Omu n'ayogera bw'atyo; omulala n'ayogera bw'atyo.
Explore 1 Bassekabaka 22:20
5
1 Bassekabaka 22:7
Naye Yekosafaati n'ayogera nti Tewali wano nate nnabbi wa Mukama, tumubuuze?
Explore 1 Bassekabaka 22:7