1
Abafiripi 3:13-14
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
Abooluganda, mmanyi nti sinnakifuna, naye kye nkola kwe kwerabira ebyo ebiri emabega ne nduubirira ebyo ebiri mu maaso. Nduubirira okutuuka awawakanirwa awali empeera ey’okuyita kwa Katonda okwa waggulu mu Kristo Yesu.
Compare
Explore Abafiripi 3:13-14
2
Abafiripi 3:10-11
Njagala okussa ekimu mu bibonoobono bye, nga mmufaanana mu kufa kwe, mmumanye era ntegeere amaanyi g’okuzuukira kwe, nga nsuubira nga nange ndizuukira.
Explore Abafiripi 3:10-11
3
Abafiripi 3:8
Naye okusinga byonna, byonna mbiraba ng’okufiirwa, kubanga okutegeera Kristo Yesu Mukama wange, kusinga ebirala byonna. Olwa Kristo nafiirwa ebintu byonna, era mbiraba ng’ebisasiro, ndyoke ngobolole Kristo
Explore Abafiripi 3:8
4
Abafiripi 3:7
Naye ebyo byonna ebyali omugabo gye ndi, nabiraba nga butaliimu.
Explore Abafiripi 3:7