1
Okuva 14:14
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
MUKAMA ajja kubalwanirira. Mmwe musirike busirisi.”
Compare
Explore Okuva 14:14
2
Okuva 14:13
Musa n’addamu abantu nti, “Temutya, munywere, mujja kulaba obulokozi MUKAMA bw’anaabaleetera olwa leero. Kubanga Abamisiri abo be mulaba kaakano, temuliddayo nate kubalaba emirembe gyonna.
Explore Okuva 14:13
3
Okuva 14:16
Wanika omuggo gwo, ogolole n’omukono gwo ku nnyanja, amazzi ogaawulemu, abaana ba Isirayiri bayite wakati mu nnyanja kyokka nga batambulira ku ttaka kkalu.
Explore Okuva 14:16
4
Okuva 14:31
Abayisirayiri ne balaba obuyinza obunene ennyo MUKAMA bwe yalaga ng’akola ku Bamisiri: abantu ne batya MUKAMA, ne bakkiriza MUKAMA n’omuweereza we Musa.
Explore Okuva 14:31