1
Ebikolwa byʼAbatume 20:35
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
Mbalaze mu buli kintu nga mu kukola n’amaanyi, kibagwanira okuyamba abanafu, ate n’okujjukira ebigambo bya Mukama waffe Yesu bye yayogera nti, ‘Okugaba kwa mukisa okusinga okuweebwa.’ ”
Compare
Explore Ebikolwa byʼAbatume 20:35
2
Ebikolwa byʼAbatume 20:24
Naye obulamu bwange sibutwala kuba nga kya muwendo gye ndi, ndyoke ntuukirize omulimu gwange, n’obuweereza bwe nnaweebwa Mukama waffe Yesu, okutegeezanga Enjiri ey’ekisa kya Katonda.
Explore Ebikolwa byʼAbatume 20:24
3
Ebikolwa byʼAbatume 20:28
Mwekumenga era mukuumenga n’ekisibo kyonna Mwoyo Mutukuvu mwe yabateeka okuba abalabirizi okulabiriranga Ekkanisa ya Katonda gye yeegulira n’omusaayi gwe.
Explore Ebikolwa byʼAbatume 20:28
4
Ebikolwa byʼAbatume 20:32
“Kaakano mbasigira Katonda n’ekigambo eky’ekisa kye ebiyinza okubazimba n’okubawa omugabo mu abo bonna abaatukuzibwa.
Explore Ebikolwa byʼAbatume 20:32
Home
Bible
Plans
Videos