1
2 Abakkolinso 9:8
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
Katonda ayinza okwaza ekisa kyonna gye muli, bulijjo mubeerenga n’ebibamala byonna mu buli kintu nga musukkirira mu mulimu gwonna omulungi
Compare
Explore 2 Abakkolinso 9:8
2
2 Abakkolinso 9:7
Buli omu akola nga bw’asazeewo mu mutima gwe, si lwa nnaku, newaakubadde olw’okuwalirizibwa, kubanga Katonda ayagala oyo agaba n’essanyu.
Explore 2 Abakkolinso 9:7
3
2 Abakkolinso 9:6
Naye mujjukire nti, “Asiga ekitono alikungula kitono, naye asiga ekinene alikungula kinene.”
Explore 2 Abakkolinso 9:6
4
2 Abakkolinso 9:10-11
Kubanga oyo awa omulimi ensigo okusiga, ate n’amuwa n’emmere ey’okulya, anaayazanga ensigo yammwe era n’agyongerako, era anaayongeranga ebibala eby’obutuukirivu. Anaabagaggawazanga mu buli kintu, ekyebazisa Katonda mu ffe.
Explore 2 Abakkolinso 9:10-11
5
2 Abakkolinso 9:15
Katonda yeebazibwe olw’ekirabo ekitayogerekeka.
Explore 2 Abakkolinso 9:15