1
2 Abakkolinso 11:14-15
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
Naye ekyo tekyewuunyisa, kubanga Setaani yeefuula nga malayika ow’omusana. Noolwekyo abamuweereza bwe beefuula ng’abaweereza b’obutuukirivu tekitwewuunyisa. Ku nkomerero bagenda kubonerezebwa ng’ebikolwa byabwe biri.
Compare
Explore 2 Abakkolinso 11:14-15
2
2 Abakkolinso 11:3
kyokka neeraliikirira nnyo nga ntya nti si kulwa nga mulimbibwa nga Kaawa bwe yalimbibwa omusota ne muwaba mu birowoozo byammwe okuva mu bwetoowaze n’obutukuvu obuli mu Kristo.
Explore 2 Abakkolinso 11:3
3
2 Abakkolinso 11:30
Naye obanga kiŋŋwanidde okwenyumiriza, ka neenyumirize olw’ebyo ebiraga obunafu bwange!
Explore 2 Abakkolinso 11:30