1
1 Ebyomumirembe 16:11
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
Mutunuulire MUKAMA n’amaanyi ge; munoonye amaaso ge ennaku zonna.
Compare
Explore 1 Ebyomumirembe 16:11
2
1 Ebyomumirembe 16:34
Weebaze MUKAMA kubanga mulungi; era okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.
Explore 1 Ebyomumirembe 16:34
3
1 Ebyomumirembe 16:8
Mwebaze MUKAMA, mukoowoole erinnya lye, mumanyise ebikolwa bye mu mawanga.
Explore 1 Ebyomumirembe 16:8
4
1 Ebyomumirembe 16:10
Erinnya lye ligulumizibwe, n’emitima gy’abo abanoonya MUKAMA gisanyuke.
Explore 1 Ebyomumirembe 16:10
5
1 Ebyomumirembe 16:12
Mujjukire ebyewuunyo by’akoze, n’ebyamagero bye, n’ensala ye ey’emisango gy’alangirira
Explore 1 Ebyomumirembe 16:12
6
1 Ebyomumirembe 16:9
Mumuyimbire, muyimbe okumutendereza mwogere ku byamagero bye byonna.
Explore 1 Ebyomumirembe 16:9
7
1 Ebyomumirembe 16:25
MUKAMA mukulu era asaanira okutenderezebwa; era atiibwenga okusinga bakatonda abalala bonna.
Explore 1 Ebyomumirembe 16:25
8
1 Ebyomumirembe 16:29
Muyimusize MUKAMA ekitiibwa ekigwanira erinnya lye; muleete ekiweebwayo, mujje mu maaso ge; musinze MUKAMA mu kitiibwa ky’obutukuvu bwe.
Explore 1 Ebyomumirembe 16:29
9
1 Ebyomumirembe 16:27
Ekitiibwa n’obukulu biri mu maaso ge, amaanyi n’essanyu biri wamu naye.
Explore 1 Ebyomumirembe 16:27
10
1 Ebyomumirembe 16:23
Muyimbire MUKAMA, mmwe ensi zonna; mulangirire obulokozi bwe buli lunaku.
Explore 1 Ebyomumirembe 16:23
11
1 Ebyomumirembe 16:24
Mubuulire ekitiibwa kye mu mawanga, n’ebikolwa bye ebyamagero mu bantu bonna.
Explore 1 Ebyomumirembe 16:24
12
1 Ebyomumirembe 16:22
ng’agamba nti, “Temukwatanga ku abo be nnafukako amafuta, so bannabbi bange temubakolanga akabi.”
Explore 1 Ebyomumirembe 16:22
13
1 Ebyomumirembe 16:26
Bakatonda bonna abamawanga bifaananyi, naye MUKAMA ye yakola eggulu.
Explore 1 Ebyomumirembe 16:26
14
1 Ebyomumirembe 16:15
Ajjukira endagaano ye emirembe gyonna, n’ekigambo kye yalagira, okutuusa ku mirembe olukumi
Explore 1 Ebyomumirembe 16:15
15
1 Ebyomumirembe 16:31
Eggulu lisanyuke, n’ensi ejaguze; boogere mu mawanga nti, “MUKAMA afuga!”
Explore 1 Ebyomumirembe 16:31
16
1 Ebyomumirembe 16:36
MUKAMA yeebazibwe, Katonda wa Isirayiri ow’emirembe n’emirembe. Abantu bonna ne baddamu nti, “Amiina, MUKAMA yeebazibwe.”
Explore 1 Ebyomumirembe 16:36
17
1 Ebyomumirembe 16:28
Mugulumize MUKAMA, mmwe ebika eby’amawanga byonna, mutende ekitiibwa kya MUKAMA awamu n’amaanyi ge.
Explore 1 Ebyomumirembe 16:28