1
1 Ebyomumirembe 10:13-14
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
Bw’atyo Sawulo n’afa olw’obutaba mwesigwa eri MUKAMA, n’obutakwata kigambo kya MUKAMA, ate n’okulagulwa omusamize n’amwebuuzaako, mu kifo ky’okwebuuza ku MUKAMA. MUKAMA kyeyava atta Sawulo n’obwakabaka n’abuwa Dawudi mutabani wa Yese.
Compare
Explore 1 Ebyomumirembe 10:13-14