1
Oluyimba 1:2
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Annywegere n'okunywegera kw'akamwa ke. Kubanga okwagala kwo kusinga omwenge obulungi.
Compare
Explore Oluyimba 1:2
2
Oluyimba 1:4
Mpalula, tunaakugoberera mbiro. Kabaka annyingizizza mu bisenge bye. Tunaakusanyukira ne tujaguliza mu ggwe, Okwagala kwo tunaakutendereza okusinga omwenge; Bakwagala lwa nsonga.
Explore Oluyimba 1:4