1
Lukka 2:11
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
kubanga leero azaaliddwa gye muli Omulokozi mu kibuga kya Dawudi, ye Kristo Mukama waffe.
Compare
Explore Lukka 2:11
2
Lukka 2:10
Malayika n'abagamba nti, “ Temutya; kubanga, laba, mbaleetera ebigambo ebirungi eby'essanyu eringi eririba eri abantu bonna
Explore Lukka 2:10
3
Lukka 2:14
“Ekitiibwa kibe eri Katonda waggulu ennyo; Ne mu nsi emirembe gibe mu bantu abasiimibwa.”
Explore Lukka 2:14
4
Lukka 2:52
Awo Yesu ne yeeyongerangako amagezi n'okukula, n'okuganja eri Katonda n'eri abantu.
Explore Lukka 2:52
5
Lukka 2:12
Kano ke kabonero ke munaamutegeererako: munaalaba omwana omuwere ng'abikkiddwa mu ngoye ez'obwana obuwere ng'azazikiddwa mu kisibo.”
Explore Lukka 2:12
6
Lukka 2:8-9
Waaliwo abasumba mu nsi eyo abaasulanga ku ttale, nga bakuuma ekisibo kyabwe ekiro mu mpalo. Awo malayika wa Mukama n'ayimirira we baali, n'ekitiibwa kya Mukama ne kibeetooloola nga kimasamasa, ne batya nnyo.
Explore Lukka 2:8-9
Home
Bible
Plans
Videos