1
Eby'Abaleevi 20:13
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Omusajja bw'aneegattanga ne musajja munne, nga bwe yandyegasse n'omukazi, nga bakoze eky'omuzizo; banattibwanga, be banaabanga beereetedde bokka okuttibwa.
Compare
Explore Eby'Abaleevi 20:13
2
Eby'Abaleevi 20:7
Kale mwetukuzenga mubeerenga abatukuvu; kubanga nze Mukama Katonda wammwe.
Explore Eby'Abaleevi 20:7
3
Eby'Abaleevi 20:26
Munaabanga batukuvu gye ndi; kubanga nze Mukama ndi mutukuvu, era nnabaawula mu mawanga mubeere abange.”
Explore Eby'Abaleevi 20:26
4
Eby'Abaleevi 20:8
Era mwekuumenga amateeka gange, mugakwatenga; Nze Mukama abatukuza.
Explore Eby'Abaleevi 20:8