1
Eby'Abaleevi 10:1
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Awo Nadabu ne Abiku, abaana ba Alooni, ne baddira ebyoterezo buli omu ekikye, ne babiteekamu omuliro, ne bassaako eby'okwoteza, ne bawaayo omuliro omulala Mukama gw'ataalagira.
Compare
Explore Eby'Abaleevi 10:1
2
Eby'Abaleevi 10:3
Awo Musa n'alyoka agamba Alooni nti, “Kino kye kiikyo Mukama kye yayogera nti, ‘Naatukulizibwanga mu abo abampeereza era n'agulumizibwanga mu maaso g'abantu bonna.’ ” Alooni ne yeesirikira.
Explore Eby'Abaleevi 10:3
3
Eby'Abaleevi 10:2
Omuliro ne guva eri Mukama ne gubookya, ne bafiira mu maaso ge.
Explore Eby'Abaleevi 10:2