1
Yoswa 21:45
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Tewali kigambo ekitaatuuka mu birungi byonna Mukama bye yagamba ennyumba ya Isiraeri; byonna byatuuka.
Compare
Explore Yoswa 21:45
2
Yoswa 21:44
Mukama n'abawummuza enjuyi zonna, nga byonna bye yalayirira bajjajjaabwe; so tewali muntu mu balabe baabwe bonna eyayimirira mu maaso gaabwe; Mukama yawaayo abalabe baabwe bonna mu mukono gwabwe.
Explore Yoswa 21:44
3
Yoswa 21:43
Mukama bwe yawa bw'atyo Abaisiraeri ensi yonna gye yalayirira okuwa bajjajjaabwe; ne bagirya, ne bagibeeramu.
Explore Yoswa 21:43