1
Yeremiya 42:6
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Oba nga kirungi oba nga kibi, tuligondera eddoboozi lya Mukama Katonda waffe gye tukutuma; tulyoke tubenga bulungi bwe tunagonderanga eddoboozi lya Mukama Katonda waffe.”
Compare
Explore Yeremiya 42:6
2
Yeremiya 42:11-12
Temutya kabaka w'e Babbulooni, oyo gwe mweralikirira; temumutya, bw'ayogera Mukama, kubanga nze ndi wamu nammwe okubalokola n'okubawonya mu mukono gwe. Ndibawa mmwe okusaasirwa, alyoke abakwatirwe ekisa, era abaleke musigale mu nsi yammwe.
Explore Yeremiya 42:11-12
3
Yeremiya 42:3
Mukama Katonda wo atulage ekkubo eritugwanira okutambuliramu, era n'ekigambo ekitugwanira okukola.”
Explore Yeremiya 42:3