1
Isaaya 14:12
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Ng'ogudde okuva mu ggulu, ggwe emmunyeenye ey'enkya, omwana w'enkya! ng'otemeddwa n'ogwa ku ttaka, ggwe eyamegganga amawanga!
Compare
Explore Isaaya 14:12
2
Isaaya 14:13
Wayogera mu mutima gwo nti, ‘Ndirinnya mu ggulu, ndigulumiza entebe yange okusinga emmunyeenye za Katonda; era ndituula ku lusozi olw'ekibiina, ku njuyi ez'enkomerero ez'obukiikakkono
Explore Isaaya 14:13
3
Isaaya 14:14
ndirinnya okusinga ebire we bikoma; ndifaanana oyo ali waggulu ennyo.’
Explore Isaaya 14:14
4
Isaaya 14:15
Naye olissibwa emagombe, ku ntobo y'obunnya.
Explore Isaaya 14:15