1
Ebikolwa by'Abatume 27:25
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Kale mugume emyoyo, abasajja; kubanga nzikiriza Katonda nga kiriba nga bwe yaŋŋambye.
Compare
Explore Ebikolwa by'Abatume 27:25
2
Ebikolwa by'Abatume 27:23-24
Kubanga mu kiro, malayika wa Katonda wange gw'empeereza, yayimiridde we ndi, ng'agamba nti, ‘Totya, Pawulo; kikugwanidde okuyimirira mu maaso ga Kayisaali; era, laba, Katonda akuwadde bonna abagenda awamu naawe.’
Explore Ebikolwa by'Abatume 27:23-24
3
Ebikolwa by'Abatume 27:22
Era kaakano mbabuulirira okuguma emyoyo; kubanga tewaabe mu mmwe anaafiirwa obulamu n'akatono wabula ekyombo.
Explore Ebikolwa by'Abatume 27:22
Home
Bible
Plans
Videos