1
Ebikolwa by'Abatume 19:6
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Pawulo bwe yabassaako emikono, Omwoyo Omutukuvu n'ajja ku bo, ne boogera ennimi no kutegeeza obunnabbi.
Compare
Explore Ebikolwa by'Abatume 19:6
2
Ebikolwa by'Abatume 19:11-12
Katonda n'akolanga eby'amagero ebitalabwanga ko buli lunaku mu mikono gya Pawulo, n'abalwadde ne baleeterwanga ebiremba n'engoye ez'okumubiri gwe, endwadde ne dayimooni ne bibavangako.
Explore Ebikolwa by'Abatume 19:11-12
3
Ebikolwa by'Abatume 19:15
Dayimooni n'addamu n'abagamba nti, “Yesu mmumanyi, ne Pawulo mmumanyi, naye mmwe b'ani?”
Explore Ebikolwa by'Abatume 19:15
Home
Bible
Plans
Videos