1
Ebikolwa by'Abatume 14:15
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
nga bagamba nti, “ Abasajja, kiki ekibakoza ebyo? Naffe tuli bantu abakwatibwa byonna nga mmwe, era tubabuulira ebigambo ebirungi muleke ebyo ebitaliimu mukyukire Katonda omulamu, eyakola eggulu n'ensi n'ennyanja n'ebintu byonna ebirimu
Compare
Explore Ebikolwa by'Abatume 14:15
2
Ebikolwa by'Abatume 14:9-10
Oyo n'awulira Pawulo ng'ayogera: naye n'amwekaliriza amaaso n'alaba ng'alina okukkiriza okulokoka, n'ayogera n'eddoboozi ddene nti, “ Yimirira ku bigere byo, weegolole. N'abuuka n'atambula.”
Explore Ebikolwa by'Abatume 14:9-10
3
Ebikolwa by'Abatume 14:23
Bwe baamala okulondera abakadde mu buli kkanisa n'okusaba n'okusiiba, ne babasigira Mukama waffe gwe bakkiriza.
Explore Ebikolwa by'Abatume 14:23
Home
Bible
Plans
Videos