Kale Katonda oba nga abawadde ekirabo ekyo nga ffe okwenkanankana, bwe twakkiriza Mukama waffe Yesu Kristo, nze nnali ani eyandiyinzizza okuziyiza Katonda?” Bwe baawulira ebyo ne basirika, ne bagulumiza Katonda nga bagamba nti, “ Kale Katonda awadde n'ab'amawanga okwenenya okutuuka ku bulamu.”